Abantu beetabye mu kusiiga vvu e Mityana
Akulira Abepisikoopi mu ggwanga Bishop Anthony Zziwa Avumiridde ebikolwa ebyobukambwe ebikolebwa abebyokwerinda mu kampayini zokujuza ekifo kyo mubaka wa palamenti owa kawempe North nasaba abadumira abaserikale bano abatusa kubanna uganda banabwe ebikolwa ebyekko beddeko mukisera kino ekyekisiibo.Ono okowgera bino asisinzidde mukusaba okwokusiga evvu okubadde ku Keleziya ya Kiyinda Mityana.