Abasubuuzi b’ebinyebwa mu ggwanga baakwenyigiramu kukuuma omutindo
Abasubuuzi b’ebinyebwa mu ggwanga bategezeza nga bwebagenda okukwatira awamu okulaba nga bakuuma omutindo ku binyeebwa byebatunda.Kino kiddiridde Pulezidenti Museveni Okutegeeza nga bwagenda okuwera okutunda ebinywebwa ebigiddwako ebikuta olwokuba nti enkawta yababyo ebiretera okufuna obutwa obuyitibwa Aflatoxins.