Baabano abafumbo abaafuna omukisa okusisinkana Paapa Francis
Nga tukyajjukira obulamu n'obuweereza bwa Paapa Francis, aziikidde olwaleero katukulage emboozi y'abafumbo abaafuna omukisa okumusisinkananko ngakyali mulamu. Abafumbo bano nga kati baawummula emirimu olw'emyaka gyabwe be batandisi b'ekibiina ekigatta abakadde ki Life Ascending Uganda.