E Mukono waliwo abazimbye ebisenge mu nnyanja
Waliwo abatuuze n’abavubi ku myalo ejenjawulo e Mukono abekubide enduulu ku bantu abeeyita abaggaga abatandise okuzimba mu nyanja. Bano basibako olukomera nga tebakiriza muvubi yena kusaalimbirako. Kino kiri ku bizinga ebiwerera dala 5 NEMA Erik byenyonyode.