Zungululu: Wiki eno ebigambi bibadde bijjudde byabufuzi byereere
Week eno ebigambi bibadde bijjudde byabufuzi byereere. Abalonzi ba Kawempe North kati bebaliko, anti abeegwanyiza okubakiikirira bakola buli kisoboka okubamatiza. Mulimu n'abeetisse bokisi ku mitwe nga batisaatisa nga bwezijudde ebiwandiiko, kyokka baagenze okutuuka mu basunsuzi nga mulimu akabaasa kamu. Bino n'ebisingawo mu Zungulu.