Ebbinu lya Ssekukkulu, abantu baabinuse masejjere
Olunaku lwa Ssekukkulu bangi tebalwevuma kubanga baafunye ku ssanyu lye babadde bakyaludde okulaba. Ebifo ebikyakalirwamu mu bitundu by'eggwanga ebitali bimu byabadde bikubyeko bugule era nga abadigize oyinza okugamba nti beekoze ekigenyi. Katukulageko ku ngeri bannayuganda gye baadigizeemu ssekukkulu mu bitundu by'eggwanga ebitali bimu.