Eby’enjigiriza e Mubende, amasomero g’ebisulo ga bbula
Ng’eggwanga lyakatekateeka okubala abantu omwaka oguwedde, nate tukitegedde nti minisitule y’e by’enjigiriza etandise okubala abaana abasoma mu ggwanga lyona.Kaweefube ono agenda okuwemmenta obuwaumbi 27 tukitegedde nti agendereddwamu kuyamba gavumenti okumanya omuwendo gwabaana abali mu ggwanga , emanye obungi bwabwo beweerera.