Ebya Malende si birungi naye aweereddwa ekitanda e Nsambya
Omubaka omukyaala owa kampala Shamim Malende addusiddwa mu ddwaliro e Nsambye nga tali bulungi okusobola okwekebejjebwa abasawo. Embera yono nayo yekuusa kwebyo ebyabaddewo olunaku lw’eggulo ku palamenti.