Ensoma ya siniya 5 empya egenda kubasomesa mwoyo gwa ggwanga
Abayizi abagenda okuyingira siniya ey'okutaano, kitegeerekese nti olukangagga lw'ebyo bye bagenda okusoma luwedde okutekaateka.Kikakasiddwa nti mu bisomesebwa bino, essira lyakussibwa nnyo ku muyizi okwerowooleza yekka, wabula nga agenda kusomesebwa mu ngeri emusobozesa okuwangaalira mu kitundu ky'ensi kyonna.Ebyuma bikalimagezi nabyo bigenda kussibwako essira.Tubiringizzaamu era muntu waffe kaabitulambululireko.