FAYIRO YA IVAN WABWIRE: Poliisi egamba egisindise ewa ssaabawaabi wa gav’t
Omuserikale wa Poliisi Ivan Wabwire avunaanibwa emisango gyokutta munnansi wa Buyindi omuwoozi w'ensimbi Uttam Bahdari ayolekedde okutwalibw amu kkooti esaawa yonna.
Kitegerekese nti fayiro y'ono yasiundikiddwa ewa ssaabawaabi wa gavumenti abeeko okuwabula kwakola eri poliisi bwekiba kyetaagisa.