Katutunuulire ku busandali Besigye bwazze ayitamu bukyanga asowagana ne gavumenti gyeyali akolera
Dr. Kizza Besigye y'omu ku bannabyabufuzi abakyasinze okuyita mu kulumwa obujiji, kko nokukwatibwa emirundi emingi mu kaweefube waabwe owokuzanya ebyobufuzi mu ggwanga. Kino kyatuuka nokulowoozesa ensi nti Besigye ye musajja akyasinze okusibwa emirundi emingi era nga yetaaga kuteeka mu kitabo kya byafaayo eky'ensi yonna. Kati leero katutunuulire ku busandali Besigye bwazze ayitamu bukyanga asowagana ne gavumenti gyeyali akolera mu mwaka 1999.