Ki kyekitegeeza Uganda okuba ku mutendera ogw'okuna ogwa COVID-19?
Uganda eri ku mutendera ogw'okuna ogw'ekirwadde ki COVID-19 olwa sipiidi eyayiriyiri kwekisaasaanira mu bantu ensangi zino Ng'ekirwadde kino kyakabalukawo kyatwala kumpi emyezi etaano, abantu 2000 okukifuna kyokka kati nnamba eno ewerera mu bbanga lya nnaku kkumi zokka bwogerageranya Omusasi waffe Sandra Nakiwala atukubidde ttooki mu mbeera bwefaanana