Museveni e Ssembabule agguddewo ekkanisa, asabye abantu okwewala enjawukana
Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni asabya BannaUganda okwewala enjawukana mu nzikiriza wabula n’abasaba bakolera awamu mu kubuulira enjiri erokola abantu n’okuzimba ggwanga. Bino Pulezidenti Museveni abyogeredde mu disitulikiti y’e Sembabule bw’abadde aggulawo ekkanisa ya All Saints of Church of Uganda mu disitulikiti y’e Sembabule