Nakawala health center III efunye ambulance
Waliwo Ambulance eweereddwa eddwaliro lya Nakawala Health 3 okuyambako mu kutambuza mu Ggombolola ye Nakawala mu disitulikit ye Mubende. Ambulance eno okusinga yakuyamba okutambuza ba maama basoble okuzaalira mu ddwaliro okusinga okuzaalira mu bamulerwa.