OKUSIIBULUKUKA KW’ABASIRAAMU: Amyuka Pulezident Jesca Alupo yeegasse ku b’e Kampala Mukadde
Amyuka Pulezident Jesca Alupo ali ku kitebe ky'obusiraamu e Kampala Mukadde nga yetabye mu kijjulo ky'okusibulukuka kw'abasiraamu.Omukulo guno guli wansi w'omulamwa gw'eddiini ogugamba nti okuzimba Emirembe n'eddembe ly'obuntu.