Okuwanduka mu masomero: E Mubende baagala kuleeta teeka erivunaana abazadde
Okuwanduka kwabayizi masomero e Mubende kukyabobbya abakulemebeze omutwe wabula nga kitegerekese nga okwagala ensimbi ezamungu bwekiri ekimu kwebyo ebiretede abyizi okuwanduka musomero mu district eno. Kati abatwala ebyenjigiriza e Mubende bagamba nti bakuyisa eteeka erikwata buli muzadde akumira omwana awaka nga tasoma.