Olunaku lw’omujulizi Ludigo lukuzibwa nkya e Katoosa, Kyenjojo
Abalamazi okuva mu bitundu bya uganda kko n’ebweru nakati bakyeyiwa ku kiggwa ky’omujulizi Adolf Mukasa Ludigo Tibeyalirwa ekisangibwa mu disitulikiti ye Kyenjojo nga betegekera olukuza kwajjukiririrwa buli mwaka. Olunaku luno lwakukuzibwa nkya mu e Katoosa mu disitulikiti ye kyenjojo gyeyali azaalibwa era nga waazimbwawo n’ekijjukizo.