Omusango gwa Burora: Empaaba ekyusa, azziddwayo ku alimanda
Eyali RCC wa Lubaga Division Anderson Burora aziddwayo ku mmeere e Luzira omulundi ogw’okusatu .Kino kikoleddwa okusobozesa oludda oluwaabi okuweebwa akadde okwetegereza ebiwandiiko byabareeteddwa okumweyimirira . Ono wa kudda mu kkooti oluvanyuma lwa ssabiiti emu .