Abaliko obulemu bagaala gav't ebateerewo embeera nabo basinze
Abantu abaliko obulemu b'obutawulira balaze essanyu nga bayingira omwaka nebebaza Katonda olw'okubawa omukisa okuguyingira nga basinza.
Okusinziira kubano, guno gwemulundi gwaabwe ogusoose okwenyigira mukusaba kw'okumalako omwaka nga basabira mu lulimi kwabwe.