Ssaabalabirizi Stephen Kazimba Mugalu akalatide banabyabufuzi
Ssaabalabirizi w’ekanisa ya Uganda Stephen Kazimba Mugalu akalatide banabyabufuzi okwewala ebikolwa eby’effujjo eri abo bebatakiriziganya nabo muby’obufuzi.
Kazimba agamba kekaseera buli munto okuwa endowooza ya munne mu by’obufuzi ekitiibwa okwewala embeera y’obutabanguko obujja olw’embeera y’eby’obufuzi.
Ono abade akulembeddemu okusaba okumalako omwaka ku kanisa ya All saints e Nakasero.