Catherine Nalwoga yayiirwa Acid n’afuna n’obulemu
Olw’obutabanguko mu maka, Catherine Nalwoga yayiirwa Acid eyamwokya n’afuna n’obulemu.
Ono ng’ojjeeko eky’okumukyamya obwenyi yakutulako n’engalo ze.
Agamba eyamuyiira Acid yali agenderede kuyiira nyina nga alina ekirowoozo nti eyakikola yali muka kitaawe.