Abantu 100 bebakwatiddwa mubikujjuko by'okumalako omwaka
Abantu 100 bebakwatiddwa mubikujjuko by'okumalako omwaka mubitundu bya Kampala eby’enjawulo n’emiriraano.
Okusinzira Ku mumyuka w'omwegezi wa poliisi ya Kampala n'emiriraano Luke Owoyesigyire, ebikujjuko okutwaliza awamu byatambudde bulungi, nga obumenyi bwamateeka obwabaddewo bwabusango butonotono.