Abantu abatannaba kutegeerekeka batemye abafumbo e Mityana
Abatuuze bokukyalo Kabule cell ekisangibwa mu divizoni eya Ttamu mu municipaali eye Mityana bawuniikiridde oluvannyuma olw’abantu abatannaba kutegeerekeka okulumba amaka g’omu kubatuuze nebabatematema .
Ettemu lino lyatuseeo wakati wessaawa essatu nennya mu Niro ekikeesezza olwaleero.