Abalokole bakubiriziddwa okwekwata omutonzi
Nga tukyagenda mu maaso n’okusaba kw’okumalako omwaka, waliwo abakkiriza, abalokole abakunganidde mu bifo eby’enjawulo okwetaba mu kusinza n’okusaba omutonzi, nga bayingira omwaka 2025.
Eno naye abantu beekulumude bangi.