PAAPA KU BY’OBUTONDE: Amasomero g’obukatuliki gongedde amaanyi mu kusimba emiti
Waliwo amasomero agali ku musingi gw’eddini y’obukatuliki e Masaka agongedde amaanyi mu kawefube w’okusimba emiti mu ngeri y’okuteeka mu nkola obubaka bwa Paapa Francis obw’okukuuma obutonde.