Poliisi enonoonyereza ku wa UPDF eyeekubye essasi n’afa
Poliisi n'amagye batandise okunoonyereza ku kyaviiriddeko omusirikale wa UPDF okwejja mu budde nga yeekuba essasi eryamuttiddewo olunaku lw'egggulo.
Omusirikale ono yategeerekeseeko erya Lieutenant Amon Ariho nga abadde akola nekitongole kya UPDF ki Engineering brigade y'ettidde Nakirebe mu disitulikiti ye Mpigi.