Wuuno Nicholas Ssebuufu omupiira gwegumunyumira yesaabye langi
Essaza lya Kyagwe lyatuuse ku finolo y’empaka z’ompiira gw’amasaza ga Buganda omurundi ogwasokede ddala mu byafayo by’empaka zino nga baakuttunka ne Buddu ku lw’omukaaga lwa sabiiti eno mu kisawe e Namboole.Mussajja wa kabaka Nicholas Ssebuufu eyakazbwako elya Birangirangi y'omu ku bantu ababadde abasaale mu kuwagira Kyagwe nga etuuka ku kkula lino.Ono wamu nabalala bebagwa ku kabenje ddekabusa nga bava e Butambala okuwagira essaza lyabwe. Tukuletedde emboozi y’ebyefayo bye mukuwagira omupiira.