ZUNGULU: Ba nnamateeka babadde babula kukubagana na ba magye mu kkooti
Wiiki eno ebadde ya kusika muguwa mu bintu eby'enjawulo. Ba nnamateeka babadde babula kukubagana na ba magye mu kkooti, ate nebatakoma awo nebalumba ne ssabalamuzi bamutuuze mu bigambo. Oba tugambe nti kino ky'ekiviiriddeko n'abalabi ba ttivi eno okwerabira amannya g'abantu bebasinga okugyagalako? Katubizuulire mu Zungululu