ZUNGULU : Kyategerekese nti okuwagira Arsenal mu Uganda musango
Ndowooza kati kyamaze dda okutegeerekeka nti okuwagira Arsenal mu Uganda musango era abakyatambulira mu mijoozi gyayo mukimanye nti poliisi ya ddembe okubakwata.Sheikh Gugwa akomyewo mu part three nga agamba nti ye takyalina kyabanja president Museveni, kyokka Golola Moses of Uganda agamba ye akyamubanja, kubanja amwetayiriddeko nnyo abeeko naye kamuwaayo nga buteerere.