ZUNGULU: Munnabyabufuzi eyavumiddwa aba NUP olw'okujerega ekitebe kyabwe ekipya
Oluvannyuma lw'abayizi ba P7 okumaliriza ebigezo byabwe ebya PLE batandikiddewo okwesunga oluwummula lwabwe olugenda okubeera oluwanvu ko era tebaagala kuluyita luwummula baagala kukozesa kigambo Vaaca.Waliwo n'abatutegeezezza nti baafunye dda emirimu gy'okukola omuli n'okuvuga bodaboda.Waliwo ne munnabyabufuzi eyavumiddwa aba NUP olw'okujerega ekitebe kyabwe ekipya na kati akyabatenda okumokkola agagambo.