ZUNGULU: Obwavu obususse butandise okuviirako abantu okuyombera ensonga ezitabakwataako
Obwavu obususse mu Uganda butandise okuviirako abantu okuyombera ensonga ezitabakwataako. Ate nno akuyombesa aba nga gwe baatumye okukuwerekerako kubanga buli w'olaga gw'osangawo n'atandikira weyakomye. Ne ba ssentebe nabo bajaguza okubongeza ekisanja ky'emyezi omukaaga.