ZUNGULU :Omubaka Mathias Mpuuga naye atunnyonnyodde engeri gyeyafuukamu OW'EKITIIBWA.
Wakati mu bitalo ebibaddewo wiiki eno, abo aboogera n'abogera ebisesa mu week tebabuzeewo. Waliwo abavubuka ababadde abakaawu ne Honorable Sarah Opendi olw'okugezaako okulinnyirira eddembe lyabwe ery'okuywa omwenge nga aleeta ebbago eribagerera obudde. Bano bagamba nti bbo tebalabanga ku mubaka ono mu bbaala, nga kale tebamanyi bigendererwa bye mu tteeka lyeyabadde aleeta. Omubaka Mathias Mpuuga naye atunnyonnyodde engeri gyeyafuukamu OW'EKITIIBWA.