ZUNGULU - Valentine ya mwami Mpiso ne mukyala Wuzi
Abayizi abaatandise siniya esooka batandikidde mu ggiya ku masomero gye baalaze. Bangi tebaagala kubaggyako earring zaabwe ne blingbling, era abasomesa balina kusooka kuteesa nabo. Olunaku lwa valentine nalwo mwami Mpiso ne mukyala Wuzi abaakolera embaga mu Tuktuk, terwabatambulidde bubi. Bino n'ebikirawo, byonna mu Zungulu.