ZUNGULU :Wiiki eno ekibiina ki NUP ky'ekisinze okutuvuga speed.
Wiiki eno ekibiina ki NUP ky'ekisinze okutuvuga speed. Bano batuuse n'okwewaana nti obukodyo n'ekikonde kye baakuba ku lumbe lw'omugenzi Muhammad Ssegirinya kwali kwegezaamu ku kinabaawo nga bakuuma akalulu ka 2026. Omusumba w'okukizinga Bussi eyeeyimbye mu bakanyama abaabadde bazze okumusengula ku ttaka yakiguddeko bwe baamuwumizza akakonde. Mango Tree Juice naye akomyewo n'enkuba mpya eya 2025.