ZUNGULULU : Eno Wiiki ba Gen-z bagyefuze mu buli Angle
Eno Wiiki ba Gen-z bagyefuze mu buli Angle. Abamu babadde mu kwekalakaasa nga bawakanya enguzi so nga abalala batekaateka kugenda mu Ghetto bannaabwe babasondere ku ssente bakole launch y'ennyimba zaabwe. Abaasenga ku ttaka okugenda okuzimbibwa Akon City nabo bebuuza oba nga Akon okujja kuno Senegal yakwata omuliro n'eggwawo nga tasobola kugizimba eyo.