ZUNGULULU: Ogenda kulaba akayimba munnabyabufuzi Mukaaku
Week eno, ebadde yakulwanyisa nguzi n'abo abanyigiriza omuntu wa bulijjo. Waliwo RDC eyasangiddwa lubona Minisita nga amenya enju y'omutuuze, kyokka olwamugambyeko n'adda mu kwebwalabwala. Ogenda kulaba akayimba munnabyabufuzi Mukaaku keyayiiyizza, akanamuyisa mu kunoonya akalulu ka 2026.