Ettemu e Mityana: Ow'emyaka 6 asobezeddwako n'attibwa
Abatuuze b’okukyalo Zigoti East ekisangibwa mu tawuni kanso eye Zigoti mu disitulikiti eye Mityana baaguddemu ensisi oluvannyuma olwomwaana wa mutuuze munaabwe okusangibwa nga yattiddwa .
Bino byatuseewo akawungeezi akolunaku olw’eggulo. Omwana ono abaamusse baasoose kumusobyako.