Okukomekereza omwaka :Bibiino ebyaliwo mu kubala abantu
Buli luvanyuma lwa myaka 10 Uganda ebala bannansi okusobozesa gav’t okubateekereteekera obulungi.
Okubala abantu kw’omulundi guno kwaliwo mu mwezi gw’okutaano okuva nga 10 – 26, 2024.
Katukujjukizeeko ebyaliwo omwali n’abantu abamu okuwakanya ebyava mu kubabala.