Omukazi eyasuula omwana mu kaabuyonjo gweyazaala yeetonze
Omukazi eyasuula omwana mu Kaabuyonjo gweyazaala yeetondedde ekyalo okumusonyiwa kwebyo ebyaliwo.
Poliisi esabye abatuuze okusonyiwa omwana omuwala ono era n’ekitongole ekyali kyatwala omwana kimukomezaawo nekimukwasa bazadde bbe.
Bino byali Bwetyaba e Kayunga.