Omusajja akwatiddwa lwa kukabasanya baana be
Poliisi ya Kanoni mu disitulikiti y’e Gomba eriko omusajja gw’ekutte kubigambibwa nti abade akabasanya abaana be abawala 3.
Kidiride abaana bano okwekubira enduulu nga bwebakooye embeera ya kitaabwe okubatunuza mu mbuga ya sitaani.