Abasuubuzi e Kamuli bawakanya ensimbi ezibasabibwa munisipaali
Abasuubuzi abakolera mu Munisipaali y’e Kamuli bali mukulaajana olw’abatwala munisipaali eno okubabinika ssente empitirivu bwebaba bakyayagala okukolera mu buyumba bwabwe. OkusinzIira kunteekateeka eriwo, bano bakusasaula obukadde butaano okuva ku mitwalo abiri gyebabadde basasula buli mwaka okukolera mu buyumba buno, abasubuuzi nabo bakombye kwerima.