Ekifo ky'omubaka wa Kawempe North :Baabano banna NUP abakyegwanyiza
Okuva omubaka wa Kawempe North Muhammad Ssegirinya lweyafa, abantu ab’enjawulo bavuddeyo okulaga obwetaavu bw’ekifo kino, nga n’ebipande baabitimbye đda.
Mu kaseera kano bannakibiina ki NUP, beebakyasinze okwegwanyiza ekifo kino, newankubadde ekibiina kyekirina okusalwo ani gwekinaawa kkaadi.
Mu mboozi eno twogeddeko n’abamu ku banna NUP ab’egwanyiza ekifo kino.