Ab’eby’okwerinda e Mpigi bakutte 25 abateeberezebwa okuba abamenyi b’amateeka
Ab’eby’okwerinda e Mpigi bakoze ekikwekweto mwebakwatidde abavubuka abasukka mu 25 abateeberezebwa okuba abamenyi b’amateeka. Bano bakwatiddwa mu bitundu eby’enjawulo mu kiro kyoka nga ebiboogerako bayiiya biyeeye.