Abakulembeze b'abusiramu e Ndejje bavumiridde abasuulawo amaka gaabwe
Abakulembeze b'abusiramu e Ndejje mu Munisipaali y’e Makindye Ssaabagabo bavumiride basajja abasiraamu abasuulawo amaka gaabwe ne balekera abakazi obuvunaanyizibwa. Bino babyogerede ku mukolo gwa mawuledi ogutegekeddwa e Ndejje ku Masigid Ahalisuuna walijaama e Ndejje kibutika.