Abantu abasoba mu 100 e Ssembabule bafunye obujjanjabi obw'obwerere okuva mu UPDF
Abantu abasoba mu 100 e Ssembabule bebafunye obujjanjabi obw’enjawulo bwabwereere obubaleeteddwa egye ly’e ggwanga. UPDF etegeezeza nga bwebuli obuvunaanyizibwa bwayo okukuuma bannayuganda nga balamu.