E Lyantonde abazadde basobeddwa, omuwala atanategeerekeka abye omwana
Abazadde e Lyantonde ku kyalo Kyagalanyi basobeddwa oluvanyuma lw’omwana wabwe okuwambibwa omuwala gwebatamanyi. Omwana ono Joswam Namanya nga wa mwaka gumu yagyiddwa ga bazadde be oluvanyuma lw’omuwala eyamubye okusooka okulimbalimba abaana nga bwabalinako oluganda.