Akasattiro e Buwenge; Aba Seventhday 8 bateberezebwa okuweebwa obutwa
Abantu 8 bali mu dwaliro ekkulu e Jinja bajjanjabwa oluvanyuma lw’okulya emmere n’eby’okunywa ebiteeberezebwa okubaamu obutwa. Bino byabatuseeko ku kanisa y’abadiventi e Buseyi bwebaabadde bagenze okutenderezza omutonzi.