Eby’obujjanjabi e Mubende; amalwaliro balina matono ddala
Disitulikiti y’e Mubende terina ddwaliro liri ku mutendera gwa health centre IV kyoka nga erina amalwaliro 14 agali kumutendera gwa Health Centre III. Kyoka okusinziira ku nteekateeka ya gav’t buli ssaza oba consitituency aba erina okubeera ne ddwaliro eriri ku mutendera gwa Health Centre IV.