Eddwaliro ly’e Mengo likiriziganyiza ne gavt okugyiguza ettaka
Eddwaliro ly’e Mengo likiriziganyiza ne gavt okugyiguza ettaka erisangibwa e Gayaza mu tawuni kanso y’e Banda e Mityana. Kino kidiride abatuuze abalina ebibanja okuvaayo okwemulugunya ng’abadukanya eddwaliro lino bwebaludde nga babaliisa akakanja nga tebabakiriza kukozesa bibanja byabwe. Minisita w’eby’ettaka Judith Nabakooba yawomye omutwe mu nteekateeka eno.