Obumenyi bw’amateeka obufumbekedde mu Kimumbasa
Nga tukyali ku mboozi zaffe eza Kimumbasa olwaleero tugenda kulaba obumenyi bw’amateeka obufumbekedde mu kitundu kino. Abakulembeze bagamba nabo obumanyi bw’amateeka buno babumanyi era bagezezaako okubulwanyisa naye bukyagaanye.